Tonelabira Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2021
Lyrics
Tonelabira - An-Known
...
Eeeee iye iye iye eeee
(nkusaba tonerabira)
Nkomekeredde ng'omuddaawa
Gwe nalonda nze gwe njagala tanjagala
Ogamba taabe gwe anaaba Ani?
Nze nga nakwesiga nnyo bambi
Manyi ensobi zange zijjuza Uganda love gye Nina eyejjuza mayanja
Ogamba nnyiza nnyo kituufu ataakunyize oli musanga wa dia?
Nebwoli funayo omulala alikubiibiita atali nze atuukiridde talabika
Laidy omutima guleete tewekyanga
Mpereza wano ntabangula wali
Buli kirwadde era gwe ddaawa
Gweee ddagala ooooo iyeyii.
Nnyabo Tetukaka love tugirekerabo
Bwoba eyo gyolaga tonerabira iyeyyi
Bwotuukeyo nkusaba tonerabira
Laaaavuuu tonerabira ooo e
Kirooto kyange kyali Kya kukwesigaliza bwoba olaba tekisoboke ngamba
Gwe manya up and down ye gwe mu bangi gwe nalonda dia madam
Tompa ssuubi nga tonjagale
Nkusaba omutima togulekera embale
Abalugera nti emmeeme katale
Kyoka bwovaawo ne gunyogoga anti kale
Kituufu ndi muntu mbera musobya mu ngeri emu oba endala
Nze nawe tetuli bikoola
Gwe manya nkwesigamako nti oli mpagi yange hide iyee
Yes I'll be fine
am trying out to leaving off your love love love
With you am feeling down down down
Kyoba omanya ewange kitalo talo talo
Ewange gwe master passport to
Nze ku mitala ya
Nnyabo Tetukaka love tugirekerabo
Bwoba eyo gyolaga tonerabira
Bwotuukeyo nkusaba tonerabira
Laaaavuuuuu tonerabira aaa
Ahmmmmm
Tonerabira