Ebirooto Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2014
Lyrics
Yeah
Ohh
Ebirooto
Ebirooto
Ebirooto
Iye iye
Ebirooto bitukilira
Ehh
Nga wade banji bakwogelera
Ohh Oh
Ebirooto bitukilira
Iyei
Nga wadde banji bakwogelera
Ohh oh
Buli muntu aba nekirooto
Nga wadde oloota buloosi
Olina kutunula maso
Iyei
Laba ono aloota sente
Oli aloota mukwano
Naye byona biri mumaso
Tebakulimba
Osobola
Tewenyoma
Osobola
Tewefeebya
Osobola
Osobola
Osobola
Nolwekyo fuba
Eno ensi bwetyo kola
Stick to your dream
Follow your dream
Tewenyoma
Ah aha ah ah
Ebirooto bitukilira
Ehh
Nga wade banji bakwogelera
Ohh Oh
Ebirooto bitukilira
Iyei
Nga wadde banji bakwogelera
Ekirooto kibonyabonya
Naye olina kugumikiriza
Kimala nekitukilira nabo nebakutendereza
Asoma wetike ebitabo
Mwemuli ekirooto kyo
Luliba olwo noyitawo
Nonyumirwa amakungula
Anti biva muntuyo
Kyolinawo kikozese
Talanta yo givumbule
Wevumbule
Nolwekyo kola
Eno ensi bwetyo guma
Stick to your dream
Follow your dream
Tewenyoma ha hei ei ei ehhh
Ebirooto bitukilira
Ehh
Nga wade banji bakwogelera
Ohh oh
Ebirooto bitukilira
Iyei
Nga wadde banji bakwogelera
Tokoowa
Tokoowa
Tokoowa
Tokoowa
Tebakulimba
Osobola
Tewenyoma
Osobola
Tebakufebya
Osobola
Osobola osobola osobola
Tewenyoma
Osobola
Tebakulimba
Osobola
Tebakufebya
Osobola
Osobola
Osobola osobola
Osobola osobola osobola osobola
Ebirooto bitukilira
Ehh
Nga wade banji bakwogelera
Ohh oh
Ebirooto bitukilira
Iyei
Nga wadde banji bakwogelera
Ebirooto bitukilira
Ehh
Nga wade banji bakwogelera
Ohh oh
Ebirooto bitukilira
Iyei
Nga wadde banji bakwogelera
Ohh oh