Golokoka Yaka Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Ha ah
Ha ha
Ha ah
Ha ha
Etabaza yo
Wali wasalawo ogizikize
Olw' embuyanga Enyinji eyali ekunta
Situka
Olutambi lwo olusese
Amawanga galabe ekitiibwa kyo
Naye mukwano
Towanika mangu otyo
Obude bukedde
Ekidde kitadde
Golokoka yaka
Ebyeda bireke
Ebigo ebinji
Tebikulemesa kusituka
Golokoka oyake
Waserera buserezi
Ebigo ebinji
Tebikulemesa kusituka
Binji byoyisemu
Ebyakukooya
Nga n'amanyi
Agabako kyokola tokyagalabako
Kati wasalawo gwe wekweke
Olwe bigambo byo wulira
Ebirooto byo
Obiziike
Naye mukwano
Towanika mangu otyo
Obude Bukedde
Ekidde kitadde
Golokoka yaka
Ebyeda bireke
Ebigo ebinji
Tebikulemesa kusituka
Golokoka oyake
Waserera buserezi
Ebigo ebinji
Tebikulemesa kusituka
Amanyi ogalina
Agakola ebipya
Wetunulire olabae
Olugendo tolutya
Yimuka otambule
Ebiroo byo byebino
Gwe Kati tandika ebipya
Ebikade bireke
Tolemera mu taka
Ebisenge biyuze
Awo wewari omulyango
Ogwobuwanguzi
Hiiiiii
Golokoka ahhh
Golokoka yaka
Gokoka ahh
Golokoka oyake
Golokoka ahhh
Golokoka yaka
Gokoka ahh
Golokoka oyake