Sinza Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2021
Lyrics
Sinza - Coopy Bly
...
obwongo bwasuze bunyola
bigambo byasuzze byesombaa
Nga ndowoza oba leero mbiyimbye ntya .
Bukola bwasuze bwewujja
Kawewo kasuzze kakuta.
Obunyonyi ekiro oba obukuuma otya.
Nze newunya neno ensi jewatonda
Eggulu waliwanika otya eritagwanga.
gwe laba gano agayanja aganene
Emigga gikulukuta tegikoma ah ah.