![Bigambo (feat. Gravity Omutuju)](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/07/14/1ea0c221eee04aaeb23f6cf632a6e3d4.jpg)
Bigambo (feat. Gravity Omutuju) Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2021
Lyrics
Bigambo (feat. Gravity Omutuju) - Radio & Weasel
...
tubasazeeko
tega radio omutuju Akuzinze hmm
eni radio omutuju ajilumbye(fire)
genda
chorus
bino bigambo bigambo bigambo(biba bigambo)
tebikola mbaale bigambo bugambo( baleke balasane)
nengaato ziba ne gwezituuka(ziba ngaato)
ezange zambale ngaato bugaato( engaayo zange)
ok cho
Abantu bogeera ebitaliiko proof
bakakasa NGA bye bagambe sibitufu
mbu landlord wagya wekeka Ku roof
lwonyumwe NGA bagamba mbu engaayo nkyafu
baleeta bwino NGA singa simukwaafu
owolugambo asaana kuba si gafu
bakugambye ngulira deemu wo balafu
oyo omutuju lwaki yesiba sukafu
wokola hiti bagamba asikamu paku
ate wojikwata bagala oba weko half
wosilika nga bagamba osibye emikaafu
woyogela ennyo KO bo atutuza mu baafu
demu wo Alina kyali omu leefu
mbu avuuga BOda amanya ge ye jeffu
bagala manya eka mulya bans oba loafu
wakolola mbu Ayina silimu si cough
chorus
bigambo
sikyangu kyateggela muntu kyali Munda
Oli bamuloze ekibanja bagala kitunda
bagala okukuba NGA omaze okusunda
basiba face NGA oyingila a kafunda
gwomanyi amenya ewuwo NGA amanyi Oli mukigunda
tebagala ove my ghetto ozimbe entiinda
bwobagamba Oli mu yi KO bo asinda
bagala onwe mazzi besaale obutunda
banyiga olwokuba onyumiza me Brenda
bakugeya NGA onyuse ne Kilo yebyenda
omuntu womusinga KO efuuka agenda
bagala oleme kola NGA BA street vendor
lwakuba enju kwosula eliko veranda
wobawa esigili KO bo ate Amanda
wosiba dread bagamba nti oyo mubanda
bamuyise na mubbi lwakuba aguze ekitanda
chorus
listen
aleeta olugambo gwenkuba slap
engambo ziyiika NGA amazzi aga tapi
mbu omugaga wawo yali atunda scrup
omuntu awulila engambo taba sharp
mbu sitaani yabayamba KO okutunda rap
nakwagiliza ekomela aba atege trap
ayagala akubuuze wo ove ne Ku map
newosala eki original Oli akuwa ekiki rap
bagala osobyemu bakube snap
bagala ogwe wede tonatuka half
mukwano gwe akuteela obutwa my cup
oluusi nomuyuda agamba Watsup
bakuteeka NGA bakutade my scoop
womalako obwomu bagala ode mu group
bagala okulya ennyama owute soup
bagala okube Bali NGA be batega hook
chorus
etc...