Nkwagala Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2021
Lyrics
Nkwagala - Radio & Weasel
...
Esawa bweliba etuuse nga owulira okoye okundaba onyambanga mukwano nongamba nenonya ekyokukola Bwebulikya nga owulira onkoye nga nomutima tegukyandiko onyambanga mukwano nongamba nenonya ekyokukola Nze olusi nkowa nengamba kankuveko ebyokulinda omuntu gwe sikwasa ekyingumya nensigala nga ninda lwa Kuba omutiima gwange guli eyo gyosula naye. Mukwano nkwagala,,,,,,,,nyo nkwagala nyo nyo nyo,,,,,,,,x2 abantu balina emipango babera bakugamba nti ndi musi wa misango amazima ekibatawanya obwongo babera bagala kubera awo woli,,x2