![Ba Customer](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/06/24/4aabd51c1d6047d7b09827aa7bf5cb65.jpg)
Ba Customer Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2021
Lyrics
Ba Customer - Radio & Weasel
...
Aganyo aganyo aganyo aganyo aganyo ga gonya, aga goonya
Bagaludde aganyo ga goonya
Bagala kulya, bagala kugaaya
Bagaludde aganyo g'empologoma
Bagala jirya ekusse ekibiinja kyonna
Nkeera nga gwe bw'okeera n'osiibula
Osubula mivumba gya ngoye ogwange gwa ngatto
Ondyazamanyiza ez'engato ab'ewange mbaliise ki
Oyagala bambuuze eky'emisana netunuze eri ku bbali
Wakiri kale
Sasula mu bitundu kano katale
Tulina okuwa ensimbi z'omusirikale
Sagala ab'ewange beteme embale, Yeh yii
Wakiri kale
Nsasula nange ow'ennyumba musasule
City Council emyaala najo bajigogole
Sagala ab'ewange beteme embale
Mu lutalo lw'emmere ....
Ba Customer ...