
Misumali Lyrics
- Genre:Jazz
- Year of Release:2021
Lyrics
Misumali - Carol Nantongo
...
Lyrics by Summyself
Silabangako nze muntu mulungi bwati,
Atunuza amaaso agaaka nga omwezi,
Yaaseka amanyo negaaka nge'glass,
Eehh ate nga wa class,
What!
Namusisinkana, laba bwe mwewa nzenna,
Ela ebyange bibye, wabela we mbela,
Nakusisinkana, laba bwe nkwewa nzenna,
Ela ebyange bibyo, wobela wembela.
Chorus
Walai Obasinga nnyo honey,
Onkubye emisumali,
Alali Onkuba nnyo kale,
Onkubye emisumali,
Abo bikongolilo Gwe sweet oli mpeke,
Onkubye emisumali,
Baby obasinga nnyo bali,
Onkubye emisumali,
Walahi onkuba nnyo kale,
Onkubye emisumali,
Abo bikongolilo Gwe sweet oli mpeke,
Onkubye emisumali,
Baby obasinga nnyo bali,
Onkubye emisumali.