
Tosalawo Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2024
Lyrics
Tosalawo - Carol Nantongo
...
Eno wanafuya da da baby love
Waguan
Wanafuya da da baby love
Emmere y'omukwano ndeese baby yiwako enva,
kiki tosalawo,
Nze buli wensumagira nsaba nyo sikuloota, mukilooto lumu ne gguba likwesipaata,
Onkoza mirimu am like a boda, am like a boda,
Nakutegeera dear naye tosalawo
Nakupenda pear naye tosalawo,
Nkuwulira njogera osalawo tosalawo,
Mazima love ennuma Mukwano labayo,
Nakutegeera dear naye tosalawo,
Mu mutima gwange obuzibu tolabayo,
Gwe tosalawo oba, tosalawo,
mutima gumbuuza ye kiki tosalawo,
Mukwano gw'ompa guzimeera, nawe nawe,
Ye ki togutugga neggunyweera, nawe nawe,
Nze ndimala kukufuna okuweera, nawe nawe,
Ye lwaki ondiisa sweet mu kaveera,
Gwe nosalawo bali tebasala,
Gwe salawo lumu lekka okupapala,
Nze kuggwe n'ejjambiya njiwagala,
Ye gwe wekka gwendimatira okukamala
Nakutegeera dear naye tosalawo,
Nakupenda pear naye tosalawo,
Nkuwulira njogera osalawo tosalawo,
Mazima love ennuma Mukwano labayo,
Nakutegeera dear naye tosalawo,
Mu mutima gwange obuzibu tolabayo,
Gwe tosalawo oba, tosalawo,
Mutima gumbuuza, ye kiki tosalawo,
Eno wanafuya da da baby love,
Wanafuya da da baby love,
Emmere y'omukwano ndeese baby yiwako enva, kiki tosalawo,
Nze buli wensumagira nsaba nyo sikuloota, mukilooto lumu ne gguba likwesipaata,
Onkoza mirimu am like a boda,
am like a bodaaa,
Nakutegeera dear naye tosalawo,
Nakupenda pear naye tosalawo,
Nkuwulira njogera osalawo tosalawo,
Mazima love ennuma Mukwano labayo,
Nakutegeera dear naye tosalawo,
Mu mutima gwange obuzibu tolabayo,
Gwe tosalawo oba, tosalawo,
Mutima gumbuuza ye kiki tosalawo,
Mukwano gw'ompa guzimeera, nawe nawe,
Ye ki togutugga neggunyweera, nawe nawe,
Nze ndimala kukufuna okuweera, name nawe,
Ye lwaki ondiisa sweet mu kaveera,
Gwe nosalawo bali tebasala,
Gwe salawo lumu lekka okupapala,
Nze kuggwe nejjambiya njiwagala,
Ye gwe wekka gwendimatira okukamala