Love Kanjite ft. Sharry Jay Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2024
Lyrics
Kale ntunula mumaaso tunula
Kyatule say you're fade up yogera
Nkoye okulinda ng'ebbanga liyita
Nga naye kyokka ontambuza
Bwengatta nembalabala ebiseera byange baby nobusente bwemaze
Ng'omuntu gwenalayira nga kati wenjogerera ontwalala keyword. Nooo
Gwe Wankola ekyejo beibe, wanjigiliza nemize ezo
Kati mbuza nabeerawo ntya nze? Nga toliwo nno?
Kati bwoba wechaanze, love kanjite njesonyiwe