TONTA Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2023
Lyrics
Manyi bino nze ntuuse N'okubyegana
Kyokka emyaka mbadde wakuweza Ena (mbadde wakuweza ena)
Buno Obulumi bwendimu sikyebeera
(Nsaba onjune babuwe)
Nebwensilika nyongera kubyetimba (eeh)
Nfubye nnyo nsabye nsabye
Nga njagala nkuchaawe ebyo
Mbite Nkute
Kulwomukwano omunji era maze
Amanyi gabuze, ouhhh
Nzikiliza njize, nkuwe , tugabane Love yonna nkuwe.
Manyi mukwano binyuma, Byenkubulira eno binyuma...iyee
Manyi nti byakupangirira, tonta Naawe
Eno love yakugattirira, tonta naawe
Manyi nti byakupangirira, tonta Naawe
Eno love yakugattirira, tonta naawe
Muli mbuza obwo buchaayi bwaki?
Oba kale natondebwa ku lwaki? ee
Leka kube ku meetinga, bikalubamu Mbeera nga aku forcinga!
Obaddewo nga tubipangirira
Nga tukwatirawamu mpola nga Twezimba, aa
Nebwengamba sorrry, simanyi Kituufu kyoli
Abo baleke kuba nze Wendy
Era ku side yo nange kwendi
Mmmmmm
Nfubye nnyo nsabye nsabye
Nga njagala nkuchaawe ebyo
Mbite Nkute
Kulwomukwano omunji era maze
Amanyi gabuze, ouhhh
Nzikiliza njize, nkuwe , tugabane Love yonna nkuwe.
Manyi mukwano binyuma, Byenkubulira eno binyuma...mmm
Manyi nti byakupangirira, tonta Naawe
Eno love yakugattirira, tonta naawe
Manyi nti byakupangirira, tonta naawe
Eno love yakugattirira, tonta naawe
Muli mbuza obwo obuchaayi baking?
Oba kale natondebwa ku lwaki?
A cocosoft music