Antute Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2024
Lyrics
Nasuze nze nkulinze babe
Obudde butuse
Tokelewe?
Bwemutuka ku round
Take a left
Abaako ne mikwano tebabuule
Ssenga, omwami wange
Mwanirize abagemi bamugeme
Mama y'ono gwenakugamba obwedda
Nalinda Linda dda obwedda
Nga nsaba onsisinkane
Nalinda Linda dda obwedda
Nga nsaba Mukama akundage
Antuute eh eh eh
(antuute antuute)
Antuute eh eh eh
(antuute antuute)
I will never leave you alone
Sirikyuka nga chameleone
I will never leave you alone
Sirikyuka nga chameleone
You will never leave me alone
Tolikyuka nga chameleone
You will never leave me alone
Tolikyuka nga chameleone
Ontadde gwe mumatala
Laba onzijje kumudala
I'm stuck with you
No wahala
Gwe amanyi
Nebwontwala e kawaala
Nyumirwa nyo
Ebyo ebintu byo
Otukiiriza ekisubizo
Nebwoba wa kutuuka lwegulo
Nakulinda okutuusa ekiiro
Boy you are better hotter eh
Top of di matter murder eh
Boy you are sweeter smarter eh
Inna di winter you're sweater eh
Nalinda Linda dda obwedda
Nga nsaba onsisinkane
Nalinda Linda dda obwedda
Nga nsaba Mukama akundage
Antuute eh eh eh
(antuute antuute)
Antuute eh eh eh
(antuute antuute)
I will never leave you alone
Sirikyuka nga chameleone
I will never leave you alone
Sirikyuka nga chameleone
You will never leave me alone
Tolikyuka nga chameleone
You will never leave me alone
Tolikyuka nga chameleone
Akamwenyu mwenyu ko kekansikiriza
Eryo eddobozi lyo linyonyogera okuffa
Akamwenyu mwenyu ko kekansikiriza
Eryo eddobozi lyo linyonyogera okuffa
I will never leave you alone
Eh
Sirikyuka nga chameleone
Ahh
I will never leave you alone
Sirikyuka nga chameleone
Sirikyuka, sirikyuka
You will never leave me alone
Tolikyuka nga chameleone
Tolikyuka
You will never leave me alone
Tolinga Bali abalala
Tolikyuka nga chameleone