
Beera Nange Lyrics
- Genre:Afropop
- Year of Release:2018
Lyrics
Beera Nange - Sheebah
...
Sheebah
Nessim
Queen Karma
TNS
Kyenva nkuyita baby baby
Kubanga gyendi wakazaalibwa
Ate nagenda nensangibwa
Nga simanyi kunonooza byessalaba
Your love is unbelievable, unstoppable, unconditional
Byona mbikola lwakubanga onkakasizza
Nti oli wange personal
Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa
Bagaane beera nange
Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde nga abalala bakwefasa
Bagaane beera nange
Mazima wandya obwongo
Mubya love ndi zonto
Kyenva simanyi bya kokoonyo
Sikuwanvuya toli Ofwono Opondo oh
Yo d ringtone pon me phone call
Nkuwulirira wala mu ankle
Nga tuli babiri kaba kavimbo
Nga Beyonce ne Jay Z mu lombo oh
Luli gwe wali ongamba