Kansalewo Lyrics
- Genre:Afropop
- Year of Release:2022
Lyrics
Kansalewo - Sheebah
...
kansalewo nga bukyalaba,obudde nga bukyalaba
sikomelerwa ku musalaba,
ntandise okukemebwa beibe eeehhh
nakulinze where you are eehh
kimanye ndi muntu nange nsobya
era tonenya bwenemwa
kuba enjala eno efuuse enjala
bwekitagweewo nti oba obulwe engaba
bwembigatta binji bimpabya
ndaba nga omukwano ogwo kaka
tompa budde
meeting zafuuka zi meeting what!
gwe andaluddee
era kati ngenda ku dinner dating
kansalewo nga bukyalaba
obudde nga bukyalaba
sikomelerwa ku musalaba
obudde nga bukyalaba
kampitemu nga bukyalaba
obudde nga bukyalaba
love yo kusika ddiba aah
sikomelerwa ku musalaba
nze atali mbuzi ku muguwa gwo
( kolaki)nta ntayaaye
tebakumpimako kyekisooka
wazannya bubi nnyo n'ogukyuusa
nali wuwo mubuliwo
azikiza omuliro,omuliro, omuliro
nga ndiwo kuliwo heee eehh hmm
tompa buddeee
meeting zafuuka zi meeting
gwe andaluddee era kati ngenda ku dinner dating
kansalewo nga bukyalaba
obudde nga bukyalaba
sikomelerwa ku musalaba
obudde nga bukyalaba
kampitemu nga bukyalaba
obudde nga bukyalaba
love yo kusika ddiba aah
sikomelerwa ku musalaba
ntandise okukemebwa beibe eeh
nakulinze where you are here
kimanye ndi muntu nange nsobya
era tonenya bwenemwa
nze atali mbuzi ku muguwa gwo
nta ntayaaye whattt!
tebakumpimako kyekisooka
wazannya bubi nnyo n'ogukyuusa
tompa buddeee
meeting zafuuka zi meeting
gwe andaluddee
era kati ngenda ku dinner dating
kansalewo nga bukyalaba
obudde nga bukyalaba
sikomelerwa ku musalaba hee
obudde nga bukyalaba
kampitemu nga bukyalaba
obudde nga bukyalaba
love yo kusika ddiba aah
sikomelerwa ku musalaba
naliwuwo mubuliwo,buliwo , buliwo
azikiza omuliro ,muliro muliro
nga ndiwo mubuliwo beibe here
lyrics by barbie fayma