![Insido ft. Sharon Nanteza](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/05/22/57d08aed998c4742beee2e36ba0cf8e8_464_464.jpg)
Insido ft. Sharon Nanteza Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2024
Lyrics
Amazima today leka njogere kyensirikidde bulijjo
Mukwano gumpanise mu bire gunsitula nga biwujjo Bwegunsuza mu kiro ne ku makya gunkeera nga bujonjo Kaakati nkiraba, nkifuna Ku kanyama ko nze kwe nina okusuna Onzibye omutima Bakuyite omushuma
Baleke ebigambo boogere naguma
Gwe nasiriwala Kimuli ky'ofukirira tekirikala
Ate nga ka langi matiribona
Nkalamata nkalamata
Wazze kweweweeza omumiro gano mata
Ate
Fata fata fata fata Nandyagadde okumanya nti abalala wata
Nnyumirwa okukuwa ky'osabye insido
Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye insido Nnyumirwa okukuwa ky'osabye insido
Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye insido Kyonna kyonna kyonna ekyetaagisa nkikola Saba kyonna kyonna Ekyetaagisa (nkikole) Kyonna kyonna kyonna ekyetaagisa nkikola Owone love ey'okupangisa