Insido Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2024
Lyrics
Da da da da
Deal done
A Pretty Banks on another one
Nessim Pan Production
Amazima today leka njogere
Kyensirikidde bulijjo
Mukwano gumpanise mu bire
Gunsitula nga biwujjo
Bwegunsuza mu kiro ne ku makya
Gunkeera nga bujonjo
Kaakati nkiraba
Nkifuna
Ku kanyama ko
Nze kwe nina okusuna
Onzibye omutima
Bakuyite omushuma
Baleke ebigambo
Boogere naguma
Gwe nasiriwala
Kimuli ky'ofukirira tekirikala
Ate nga ka langi matiribona
Nkalamata nkalamata
Wazze kweweweeza
Omumiro gano mata
Ate
Fata fata fata fata
Nandyagadde okumanya
Nti abalala wata
Nnyumirwa okukuwa ky'osabye
Insido
Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye
(Insido)
Nnyumirwa okukuwa ky'osabye
(Insido)
Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye
(Insido)
Kyonna kyonna kyonna
Ekyetaagisa
Nkikola
Saba kyonna kyonna
Ekyetaagisa
Nkikole
Kyonna kyonna kyonna
Ekyetaagisa
Nkikola
Owone love ey'okupangisa
Nkikole
Shaa
Olinga November
Ogamba December
ComeNga Santa
Obeere Christmas lover
My rub and dub
Ogamba come on lover
Ne bye nkweka
Ogamba ndaga ndaga
Ne nkukyusiza omubiri
Ate ommanyi bw'eba
Nga ssaawa ya kikiri
Bw'oba olina
Akabuusabuusa
Baby believe
Sikuta olina
Omukwano n'omudidi
Mukwano ka massage
Bulumi sabotage
Gwe koma ku nze
Toba HajjiI
I feel you buli touch (touch touch)
Any where you touch (touch)
Binyuma nga kubala cash
Nkalamata nkalamata
Wazze kweweweeza
Omumiro gano mata
Ate
Fata fata fata fata
Nandyagadde okumanya
Nti abalala wata
Nnyumirwa okukuwa ky'osabye
Insido
Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye
(Insido)
Nnyumirwa okukuwa ky'osabye
(Insido)
Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye
(Insido)
Kyonna kyonna kyonna
Ekyetaagisa
Nkikola
Saba kyonna kyonna
Ekyetaagisa
Nkikole
Kyonna kyonna kyonna
Ekyetaagisa
Nkikola
Owone love ey'okupangisa
Nkikole
Amazima today
Leka njogere
Kyensirikidde bulijjo
Mukwano gumpanise mu bire
Gunsitula nga biwujjo
Shaa
Olinga November
Ogamba December
FomeNga Santa
Obeere Christmas lover
My rub and dub
Ogamba come on lover
Ne bye nkweka
Ogamba ndaga ndaga
Nnyumirwa okukuwa ky'osabye
Insido
Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye
(Insido)
Nnyumirwa okukuwa ky'osabye
(Insido)
Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye
(Insido)
Kyonna kyonna kyonna
Ekyetaagisa
Nkikola
Saba kyonna kyonna
Ekyetaagisa
Nkikole
Kyonna kyonna kyonna
ekyetaagisa
Nkikola
Owone love ey'okupangisa
Nkikole
Nnyumirwa okukuwa ky'osabye
(Insido)
Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye
Insido
Nnyumirwa okukuwa ky'osabye
Insido
Ne nkikuwa nga nze bwe ndabye
Insido