Okwekengela Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2023
Lyrics
Buli lwonwegera
Nsigala sikiliza
Nti oba onjagala
Bwomala nonweza
Era mpakana
Ntino ofaayo
Obeera ongamba
Ntino onjagala
Nyo nyo nyo
Tokigambe mulala nga siliwo
Okwekengela
Kubonya bonya omutima gwange
Nekengela
Buli lwova mumaaso gange
Okwekengela
Kubonya bonya omutima gwange
Nekengela
Buli lwova mumaaso gange
Bwoba onjagala
Nkusaba nkusaba
Olindeko nkusaba
Nejemu kuno okutya
Okundi mubirowoozo
Nsuubira era nsaba
Nti omukwano gwaffe
Guli kula nga'tte
Gwaluberera
Ndowoza nekengela kubanga
Omukwano ogwanamadala
Muzibunyo gwakusanga
Nekengela kubanga
Omukwano ogwanamadal muzibunyo
Gwakusangaaa
Okwekengela
Kubonya bonya omutima gwange
Nekengela
Buli lwova mumaaso gange
Okwekengela
Kubonya bonya omutima gwange
Nekengela
Buli lwova mumaaso gange
Buli lwonwegera
Nsigala sikiliza
Nti oba onjagala
Bwomala nonweza
Era mpakana
Ntino ofaayo
Obeera ongamba
Ntino onjagala
Nyo nyo nyo
Tokigambe mulala nga siliwo
Okwekengela
Kubonya bonya omutima gwange
Nekengela
Buli lwova mumaaso gange