Nsaba Onjagale Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2023
Lyrics
Ekyama kya love
Mata ddala makwafu
Guva mukimuli kilungi
Ekyama kya love
Okuva kumwoyo gwange
Mpulila ndinzeka
Olwo kuyayanila omukwano
Gwesimanyi nakumanya
Buli kironze, nsaba
Ngansuubira okusisinka
Nanga tulifeka
Oooh
Bambi nsaba owulilize
Oku saba kwange
Tondeka kusebengerera
Nkusaba onjagale
Luberera nga tuliwamu nze nawe
Era nsaba tuberebe bagumu
Mukama atukwatireko
Dia, dia
Kankubulile akaama
Oh
Akaama oh
Ako'mukwano
Dia mulinze nkumatila
E'rankusubiza dia siri kuleka
Ekyama kya love mata ddala mwakwafu
Omubisi omulungi guva mukimuli kilungi
Nze njukiii
Gwe kimuli kyange
Nkusaba onjagale
Luberera nga tuliwamu nze nawe
Era nsaba tuberebe bagumu
Mukama atukwatireko
Dia, dia
Ekyama kya love mata ddala mwakwafu
Omubisi omulungi guva mukimuli kilungi
Nze njukiii
Gwe kimuli kyange
Okuva kumwoyo gwange
Mpulila ndinzeka
Olwo kuyayanila omukwano
Gwesimanyi nakumanya
Nkusaba onjagale
Luberera nga tuliwamu nze nawe
Era nsaba tuberebe bagumu
Mukama atukwatireko
Dia, dia