Asukuluma Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2023
Lyrics
Ahhhh wuuuu
Kona Ha- Ha-hahaha
Walalalala endulu ekwaja
Walalalala musembere mbabulire
Nazukuse nina oluyimba
Nga lundi ku mwoyo, amazina nga ganesera
Nensituka nzije mutende
Olw'ekyo kyali gendi eeeee Olw'ekisa kye ekingi, eeeh
Ono bwayagala ayagala, nga tosasudde
Ono omukisa agugaba, nga togukoleredde
Omukwano gwe gubuuka n'ebisenge
Omukwano gwe gwegusinga okuwooma, eeeh
Asukuluma, asukuluma byona (asukuluma)
Asukuluma, asukuluma byona (Yesu asukuluma)
Yesu asukuluma, asukuluma byona (asukuluma)
Asukuluma, asukuluma byona (Yesu asukuluma)
Nebaza Yesu olw'ekisa kye
Omusalaba baali bagubajjira ffe
Ekisa kya Yesu kyatujuna ffena
Omukwano gwe gwatujuna ffena
Si buwoomi bwa sukaali, tomugerageranya
Kazibe sente mu banka, tomugerageranya
Si buwoomi bwa sukaali, tomugerageranya
Kazibe sente mu banka, tomugerageranya Asukuluma, asukuluma byona (asukuluma)
Asukuluma, asukuluma byona (Yesu asukuluma)
Yesu asukuluma, asukuluma byona (asukuluma)
Asukuluma, asukuluma byona (Yesu asukuluma)
Tetumunonya olwa siringi
Tetumunonya olw'amayumba Tetumunonya olw'amamotoka
Tetumunonya olwa siringi
Bambi twakizuula Yesu lye kubo n'amazima Obulamu buli mw'ono Amanyi gali mw'ono
Ebirala byona, bitugoberera bugoberezi Ebirala byona, bitugoberera bugoberezi
Sooka ononye obwakabaka bwe ebirala birikwongerwako
Abisinga, abisinga Yesu
Asukuluma, asukuluma byona (asukuluma)
Asukuluma, asukuluma byona (Yesu asukuluma)
Yesu asukuluma, asukuluma byona (asukuluma)
Asukuluma, asukuluma byona (Yesu asukuluma)
Byona byona abisinga (abisinga) x9
Yesu