![NEDDA NEDDA](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/10/04/663ce6bd255a4ffb88a2eabca22a6dfe_464_464.jpg)
NEDDA NEDDA Lyrics
- Genre:Reggae
- Year of Release:2022
Lyrics
Yegwe Katonda ayagala abantu
Nga tolina kakwakulizo
Tolinga banno abaatwagala
Nebamala nebatuyiwa
Omukwano gwo
Gwanamaddala Tegusangika
Olaba omuzadde
Yegaana omwana gwazaala
Wabula Katonda
Watukweka'emitima twandiswadde nyo
Lengera oli
Ayogerela banne bavewo abeewo
Yesu oli taala
Ekitangala Taata ekyo'luberera
Yesu olimuzadde
Ffe abatalina bazadde
Gwe muzadde waffe
Nedda nedda neddaaa silikuleka
Obadde mwessigwa gyendi
Nange nsazeewo nkusinze Yesu uhu uhu
Nedda nedda neddaaa silikuvaako
Obadde mwesigwa gyendi
Nange nsazawo nkusuute Yesu uhu uhu
Ndowooza kumukwano gwo'mungi
Taata gwondaze
Ngatewali anyamba
Nze nandibadde wa munsimuno nga gwowonya eggere atte ye alikusambya
Wansembeza ngabangobedde wala'eri nondaga omukwano
Ebitulituli ebyalimumutima gwange Wabizibikira dda
Sinatuka gyengenda naye newano kibadde kisaakyo Taata
Onsasidde esobi zange eehh eh haaa, aliba'ani?
Alinzigya kumukwano gwo'omungi ogutali gwansimbi
Kulaba naaku kubulwa kyakulya nakyakwambala kilibakiki mukwano?
Mi med up ma decision to praise you to love you I will never leave you lord,
Mi med up ma decision to praise you to love you, I will never ever leave you lord,
Mi care less
About de back ground
Weh mi cum from
Rich or poa, it makes no sense
All I know I was created
In the almighty image of Jehovah
Inna de dangala
Weh mi cum fram
Greatness doesn't cum fram deh
That's wah dem sey
Hey, no matta dey sey
Am gona stick on you
Forever and ever lord
Abantu balimaba bananffusi
Akwaagala leero, enkya akukyawa
Kyovo'olaba nze nabavaako
Amaaso ngateeka eyo gyoli
Silikuleka
Nedda nedda neddaaa silikuleka
Obadde mwessigwa gyendi
Nange nsazeewo nkusinze yesu uhu hu
Nedda nedda neddaaa silikuvaako
Obadde mwesigwa gyendi
Nange nsazawo nkusuute Yesu uhu uhu
Oooh wu woo wuuu
Eee yi ye yiiii
Taata nkwewadde nkwekutte
Yesu silikuleka mukwano
Eeeh he Eeeh
Oooh wu woo wuuu
Eee yi ye yiiii
Yesu nkwekutte nsensebuse
Mukwano silikuleka
Eeeh he Eeeh
I will never never never ever
Never never leave you lord
I will never never run a way from you
Eeeh he Eeeh, eeh eeeh yiii