Siri Regular Lyrics
- Genre:Afrobeat
- Year of Release:2023
Lyrics
Siri Regular - Spice Diana
...
1. omukwano guluma nga kadalidali
osita otakula bwosisitila
eyasembayo neyasooka bwebityo aah bwebityo tebilimu bya kusosola
eyafuna aduulira munne mbu mwadiba
atafuna yewozako mbu mwapapa
laba oyika ogwawo wenna okadiye
mbu lwa mukwano love erabika yakusala
nze ndi mumbejja njawukamuko
tebambuza otulo
bwe njagala njagala kumakya mu tuntu konekiro
nze ndi wambala super quality
tugende nga omanyi
nti wamma ebyange bikyukamuko
yadde olina bangi bolaba eyo
siri regular
yadde abawala bakwefasa eyo
siri regular
yadde olina abakulwanira eyo
siri regular
era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular
yadde olina bangi bolaba eyo
siri regular
yadde abawala bakwefasa eyo
siri regular
yadde olina abakulwanira eyo
siri regular
era bagambe bamanye nti eriyo atali regular
Bakuyuzayiza bakukooya,
bakulimba limba nga ba lawyer,
bakufumita, omutima bagumenya, bagununa nze doctor aze ogukwata nguzze munteeko
nkuwa chocolate awomelela
nkuwa agondogonda atalumila
tuva Canada ewaffe twekulira ,baabulira twawulira, twaggumira si bino ebyabo
yadde olina bangi bolaba eyo
siri regular
yadde abawala bakwefasa eyo
siri regular
yadde olina abakulwanira eyo
siri regular
era bagambe bamanye , nti eriyo atali regular
it's another day for you u
my baby you u
kwagala loving you you you you you you
nze ndi waddala wanjawulo
si bali ba fake fake
nawe labayo stake
Spice Diana again
siri regular
Nince Henry the writer again
siri regular
yadde olina abakulwanira eyo
siri regular era bagambe bamanye nti eriyo atali regular (knock).