![Nkwagala Nnyo](https://source.boomplaymusic.com/group2/M00/57/55/rBEeM1ob66-AFJQ7AAC4SePUOSs371.jpg)
Nkwagala Nnyo Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Nkwagala Nnyo - Jose Chameleone
...
Abiribiribomscano chameleon come back againo
Buli amu Alina katonda gweyamutondela
Gwe banagalana bakumagane lubelela
Obulamu bunyuma Olinawo abulabilila
Ate nga mwagalana bulungi ng’akugondela
Tambula ndabe kabiite wange
Mwenya mwenya ko kukaseko kange
Tuli muntu omu yegwe mulongo wange
Sikyawanka wanka nfunye choice yange
Nkwagala nyo munange
(Nkwagala nkwagala)
Onsula kumutima
Nkwagala nyo munange
(Nkwagala nkwagala)
Yegwe sweet mutima
Nkwagala nyo munange
(Nkwagala nkwagala)
Onsula kumutima
Nkwagala nyo munange
(Nkwagala nkwagala)
Yegwe sweet mutima
Gumila Kunze tewelalikilira
Njakubeera nawe tube lubelera
Bwenkusuubiza njakufuba otukilizanga
Ebya lupiiya tobitya tujja kupanga
Tambula ndabe mulungi wange
Mwenya Mwenya ko ku kaseko kange
Tuli muntu omu yegwe mulongo wange
Sikyawanka wanka nfunye choice yange
Tambula ndabe kabiite wange
Mwenya Mwenya ko kukaseko kange
Tuli muntu omu yegwe mulongo wange
Sikyawanka wanka nfunye choice yange
Nkwagala nyo munange
(Nkwagala nkwagala)
Onsula ku mutima
Nkwagala nyo munange
(Nkwagala nkwagala)
Yegwe sweet mutima
Nkwagala nyo munange
(Nkwagala nkwagala )
Onsula ku mutima
Nkawagala nyo munange
(Nkwagala nkwagala)
Yegwe sweet mutima
Abiribibiribiboscano chameleon come back againo
Kati nkuwadde obweyamo silikuleka Njakubeera nawe
Mubulwadde ne mubulamu ffembi nze nawe
Buli aleeta ebigambo muleke ate mukyawe
Tobesembeleza bona kyebagala twekyawe
Kebeele nkuba musana mwantu ndibeerawo
Mu matulutulu misana nga ndimukwano gwo
Tusabe lugaba dunda Naye atukwatileko
Emikisa gyabazadde gyitugendeleko
Twekwate nyini buyinza yeka nyini Bulamu
Paka omuzigu walumbe lwalitwawulamu
Tambula ndabe kabiite wange
Mwenya Mwenya ko ku kaseko kange
Tuli muntu omu yegwe mulongo wange
Sikyawanka wanka nfunye choice yange
Nkwagala nyo munange
(Nkwagala nkwagala )
Onsula kumutima
Nkwagala nyo munange
(Nkwagala nkwagala )
Yegwe sweet mutima
Nkwagala nyo munange
(Nkwagala nkwagala)
Onsula kumutima
Nkwagala nyo munange
(Nkwagala nkwagala )
Yegwe sweet mutima
Nkwagala nyo munange
Webeera wano nkaaba
Sweet nange wondeka wano nyiiga
Bwembela obwanamunigina ndaaga
Milelinamoleli
Nkwagala nyo ooh ooh ooh ohh
Abiribibiribiboscano chameleon come back againo