![Mutima Gwange](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/56/F0/rBEeMVoYEZOAb8RZAADIJblQPzo069.jpg)
Mutima Gwange Lyrics
- Genre:Reggae
- Year of Release:2017
Lyrics
Mutima Gwange - AK 47
...
Ak47 there, there
Producer Blessing there, there
Ak47 there, there
Oli eyo nze ndi eno x3
Naye anyway...
Omutiima gwange guli eyo,
Ebirowoozo byange byona wabiwamba,
Mbeera ntudde nendowooza nkulabe,
Naye ate nemannya nti ogyakunjiwa...x2
Mikwano gyo gyangamba ntino tonesiga,
Era sinze omusajja gwe akusanira,
Omukwano gwenkuwa mbu tegukujjuza,
Yiiiii nze akwagala nga ndabye,
Wandingambye notamalira nabiseera,
Kuba bino byolimu ndaba byakirera,
Werabidde obulamu bwakiseera,
Akwagala olina okumwagala nga tomuseera...
Omutiima gwange guli eyo,
Ebirowoozo byange byona wabiwamba,
Mbeera ntudde nendowooza nkulabe,
Naye ate nemannya nti ogyakunjiwa...x2
Mukwano gwanabaki nga gwenjagala tonesiga,
Nga buli kaseera onsiibya mumaziiga,
Nfisaayo akadde okulaba nga weraga,
Gwe no kindaga nti oyagala bagaga,
Nenuumwa nenyolwa nembula n'okwetuga,
Nze eyali agezze ntusse n'okukooga,
Bingi byempulira nti gwe abakwana bangi,
Bakusubiza obusiimu n'essente enyingi....
Omutiima gwange guli eyo,
Ebirowoozo byange byona wabiwamba,
Mbeera ntudde nendowooza nkulabe,
Naye ate nemannya nti ogyakunjiwa...x2
Ak47 there, there
Producer Blessing there, there
Ak47 there, there
Oli eyo nze ndi eno x3
Naye anyway...
Sisigaza mirembe gwenjagala avudde mu bulamu bwange,
Agenze ne sanyu lyange wenjogerera ewakka teri mirembe,
Ndi wabitundu siyinza kwewanirira,
Newemukubira esiimu taliyanukula,
Yonna gy'oli mukwano nkwegayirira,
Komawo ewange nyabo tutese....
Omutiima gwange guli eyo,
Ebirowoozo byange byona wabiwamba,
Mbeera ntudde nendowooza nkulabe,
Naye ate nemannya nti ogyakunjiwa...x4