![Yoono](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/56/F0/rBEeMVoYEZOAb8RZAADIJblQPzo069.jpg)
Yoono Lyrics
- Genre:Reggae
- Year of Release:2017
Lyrics
Yoono - AK 47
...
I love you my staff aah,
More fire everyday,
I Ak47,
Alongside Derek Pro Monster Studios
"Oh, oh eeeh
Eeeh, eeh oooh" x2
Yoono
This one nze gwenfirako, (yoono)
Kyendiko naye kyaliko, (yoono)
Yansikiriza nze nenkwatako, (eeeh)
Akasimu nemukubirako...x2
Gal you look so nice,
Boona obakubira wala olinga kyakulya,
Laba kati boona webasatiira,
Bakweggwanyiza era bakweyagaliza naye baswadde,
Kubanga yenze oyo gwajja nempiisa,
Nga oyagala nzigga mpya nga tulumba Bond,
Nabalikwefasa boona ndibakuba ndondi,
Newalibeera Golola ndimukuba ngwala,
Kubanga nze kati nakoowa nababuka,
Enkya every night and day bagala money, money,
Because they yearning, yearning
Yet am still living haa, haa...
Gal
Yoono
This one nze gwenfirako, (yoono)
Kyendiko naye kyaliko, (yoono)
Yansikiriza nze nenkwatako, (eeeh)
Akasimu nemukubirako...x2
Olina style,
Kyova olaba omukwano genda gukuba mu Milo,
Nze eno ewange ettaka ndirange kukaziindalo,
Kuva wano paka mukyalo ne Busoga e Kaliro,
Eeh alina eddini,
Mwana wa musiramu amannya Nooludin,
Alina ne sigidda waggulu ku kyenyi,
Atukula atemaggana akirako omujjini,
Teyetaga na makeup kubeera Queen,
Njagala kati mutwaleko eyo kubizinga,
Omukwano gunyume anti ngaffe tubasinga,
Nga teriku cheatinga,
Just kwe lovinga, owewo aah haa...
Yoono
This one nze gwenfirako, (yoono)
Kyendiko naye kyaliko, (yoono)
Yansikiriza nze nenkwatako, (eeeh)
Akasimu nemukubirako...x2
Njagala ngule aka cellular,
Nga nowobeera bunayira ka message kwenkufunira,
Nkimanyi olusi network zibuula naye ate ka e-mail kendiwereza, ok
Bakwagala bangi naye yagala nze nzekka omukwano Nina mungi era gusaana ffefekka hulala Kati nkutwale neyo ekka kubanga gumenya jangu ogutikule Yee