Nzikiriza Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Nzikiriza - Jamal Wasswa
...
Nzikirizaamu nkugambe akagambo oba ogaana
oba okiriza gwe nomanya nnyabooo
Nzikirizaamu nkugambe akagambo oba ogaana oba okiriza dear.
nsonyiwaamu nyabo nze mbadde Nina wo kyengamba anti nemikwano gyangamba oli muzibu nnyo ge mazima nti eby'emikwano wabikoowa,
eyali akwagala bweya kuccaawa nosaalawo obiveeko nga bikulumya omutima!
nkimanyi ebyomukwano bizibu nnyo (bizibu nnyo bizibu nnyo) naye nzikiriza nyabo mbeko kyenkugamba nze eei mbeko kyenkugamba nze eei ee ee
nzikiriza nkugambe akagambo oba ogaana oba okiriza gwe nomanya nnyabooo
nzikiriza nkugambe akagambo oba ogaana oba okiriza dear
nyabo kubulungi bwo osaana omuntu nga akufaako nga buli kamu abaawo nga abawo kululwo
nze buli kikuluma nkiraba (nze nkiraba)
nzikiriza nkuwonye ennaku nkwerabize ebyayit (ebyayita) njagala kubera naawe ee eeh
nzikiriza nkugambe akagambo oba ogaana oba okiriza gwe nomanya nnyabooo
nzikiriza nkugambe akagambo oba ogaana oba okiriza gwe nomanya dear
nsonyiwaamu nyabo nze mbadde Nina wo kyengamba anti nemikwano gyangamba gyangamba anti nemikwano gyangamba oli muzibu nnyo ge mazima nti eby'emikwano wabikoowa eyali akwagala bweya kuccaawa nosaalawo obiveeko nga bikulumya omutima
nkimanyi ebyomukwano bizibu nnyo ( bizibu nnyo bizibu nnyo) dear
naye nzikiriza nyabo mbeko kyenkugamba nze nfaa eei ee ee
nzikiriza nkugambe akagambo oba ogaana oba okiriza gwe nomanya nnyabooo
nzikiriza nkugambe akagambo oba ogaana oba okiriza gwe nomanya dear
nzikiriza nkugambe akagambo oba ogaana oba okiriza gwe nomanya nnyabooo
nzikiriza nkugambe akagambo oba ogaana oba okiriza gwe nomanya dear
nzikiriza (nze nzikiriza) nkugambe akagambo oba ogaana oba okiriza gwe nomanya nnyabooo
nzikiriza (nzikiriza dear nze njagala kubera naawe ee eeh x2) nkugambe akagambo oba ogaana oba okiriza gwe nomanya dear.
.