Bayaye Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Bayaye - Jamal Wasswa
...
omukwano gwa leero
Tegulinganga ogwedda
Abazadde lweba'basimiranga
Nebababuulira Okwagala
Baaguma
Baayita mu bizibu
Nebayiga Okwagala
Tebalinga kati nze bendaba
N'omukwano gwakupangirira
ogenda newepampalika,
Ku muntu yee eh e
Nga naye
ogenda kukaaba
Anaakwagala, anavawa
Nga'basinga bayaaye
Balimba
bajudde obukuusa
Anaakwagala. anavaawa
Nga'basinga bayaaye
Balimba
bajudde obukuusa
(wooh ooh wooh yay e yay yee)
Na'bo bolaba abali mu bufumbo
Abasinga
baabikoowa dda
Naye lwa kwegumya
Kyekyo kyova olaba abakadde bakyanoonya
Omukwano omutuufu
nze ndaba gubuzee ehh
Abantu ku ma radio owulira balanga
"Njagala mwesigwa
ananjagala nga alina omukwano"
Anaakwagala
Anavaawa
Nga abasinga bayaaye
Balimba
bajudde obukuusa
Anaakwagala
Anavaawa
Nga abasinga bayaaye
Balimba
bajudde obukuusa
(woooh ooh wooh oh yay yee eh)
Ogenda
No'sima omuntu
Nga binsa