![Abazinda Buzige](https://source.boomplaymusic.com/group1/M00/50/E2/rBEeMVnrJT-ADh8EAACTLQ5P3p4727.jpg)
Abazinda Buzige Lyrics
- Genre:Afropop
- Year of Release:2017
Lyrics
Abazinda Buzige - Paul Kafeero
...
Gano amavivi kwenfukamiddea, ndajanila gwe nyini byona nga ntedereza ekitibwa byona wamu n’obuyinza bwo.
Ela nkilolede mubwetowaze webale katonda by’otuwa nga ndiwamu nga n’abazaana bo bewankwasa nzijje nkulembere.
Ayi omukama nyini byona sigenda kuwaaba musango mu kkoti nzino ezokunsi ebisinga bigwa na nguzi guno gwo kemazemaze nga abasinga bebanetolode sigezezako kuwananyanamu embuga gukubye muyiyo.
Mubyonabyona byoze onkolera gwe nsiza nadamula ela mbugiliza amaaso kubantemelede egambo gwawaza mattu, ko neyadumide okujja bafuuze amaka gange nebagalalika obuzina nemubaana okuwemukilana mbu ewange eliyo ebisigalira by’abaffu.
Elinya lyange balivodde, ayi Taata nanyi byona, abantu bangezeko mikwano banesonyiye olujja lwange balusenguse kiwalazima kugenda kapaalo buli kintu kyankyankalenyeko kino eyakiyiya agwana liso lyo.