Buladina Ndibakoya Lyrics
- Genre:Afropop
- Year of Release:2017
Lyrics
Buladina Ndibakoya - Paul Kafeero
...
buladina ndibakoya buladina ndibakoya omwana wange ogenda bufumbo bwo ng'omuntu buladina gw'osoose mwana wange nyamba buyambi oterere obeeyo ofumbe Mirembe mumikono gyo ensuwa yangemwo mwentadde otuzzi otutono enkalamata bwejanga mwonosonsekanga olwendo buladina ng'osenako otulala ng'onywako otulala n'obatika simanyi oba otegedde ensonga ,nkonyonyola bulungi ebintu wototegedde ng'ongamba awo nga nzilamu sirikutika ebidibo