
Mpa Okulwanirira Ky’onkuumidde Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2019
Lyrics
Mpa Okulwanirira Ky’onkuumidde - The Cherubim Chamber Chorale
...
mpa okulwanirira kyokumiidde okva obuto bwangee
nyweeza kyonkumiide okuva obuto bwange
wanjagala mukama wange, Ng nkyaali mu lubuto lwa Maama
nononda nze nonjawula mbeere wuwo nzenna
wankuuma mukama wange , nga Olli bwakuuma eriiso lye nonkuuma Obuto bwange nobulamu bwange
mpa okulwanirira kyokumiidde okva obuto bwangee
nyweeza kyonkumiide okuva obuto bwange
wampa mu mutima gwange omuliro ogwaakka ekitalo
okwagala okwo okumpujja nsaba nkukuume nga
okuva obuto mukama wange nakwagala obutamala
njagala nkwekuumire mukama wange emirembe nemirembe
mpa okulwanirira kyokumiidde okva obuto bwangee
nyweeza kyonkumiide okuva obuto bwange
Nkuume etawaaza yobutuukirivu mukama wange ngeyaka
mubutukuvu nobwaavu nobuwulize nga ndiwuwo
okukwemaliza kyekirabo kyange kyenkuwadde
okukwemaliza kyekirabo kyange mumaaso go
okukwemaliza kyekirabo kyange ekisinga
gwe katonda wange muganzi wange nkulagaanya
okukwemaliza kyekirabo kyange kyenkuwadde
obutukuvu, obubererevu, bwenkuwadde,
emiri gyaffe obulamu bwaffe ebyo birabo byoo
okukwemaliza kyekirabo kyange kyenkuwadde
tuyambe ffena mikwano gyo, baganzi bo otuyambanga
tuyambe ffena mikwano gyo, baganzi bo otukumanga
kunsi byetulina twabireka essanyu lyaffe ye ggwe mukama
kunsi kuno twafuuka baffu olwokubeera obwakabaka bwo,
tuyambe ffena mikwano gyo, baganzi bo otuyambanga
mugwe byonna tubisobola titulemwe nga otukwatirako,
Obwomuntu obwesiga kitono, amaanyi gaffe ye ggwe mukama
Obwomuntu obwesiga kitono, mukama waffe otuyambanga
tuyambe ffena mikwano gyo, baganzi bo otuyambanga
mukama waffe ffe bolonze, abokukolanga mu nimiro
tuwe okukolanga mu nimiro, nomutima omwetowaze
mubwakaba tuli sanyuka nnyo,
emirembe nemirembe
nga tuyimba
Amiina
tulisanyuka nnyo,
Amiina
ngatuwangudde
Amiina,
tuliyimba nnyo
Amiina
nga tuwangudde
Amiina
Tuli beera eri
Amiina
nga tuwangudde
Amiina
tulisanyuka nnyo
Amiina
tulitengeenyaa
Mubwakabaka tuli sanyuka nnyo