
Leesu Lyrics
- Genre:Alternative
- Year of Release:2017
This song is not currently available in your region.
Try the alternative versions below.
Alternative versions:
Lyrics
Leesu - Radio & Weasel
...
Murder case.....
Mukwano mbadde mpulaninga oba nkulinde kumakya nga wakazukuka naye tewebaaka aaaaaah....
Mukwano ne leero njagala omanye nti nkwagala nga bwe nakugamba muli mu kusooka aahha mukusooka yaaaa
mukwano nakuteyo aka pass akasooka nzijje nkulabe nafuuka musiizi was bifaananyi nsiba nkusiiga ojjo ojje weraabe
mukwano nsasiira newamba nkukeredeko naye ewange sikyebaaka nsula nkuloota ahhha
Nkwatibwa ekisa yenze obwedda oli yenze gwojjukira abalala ......
Chorus: Gwe gyira wesiibe leesu leesu leesu yange
weesibe leesu yange weesibe leesu (2)
Yeee nabayimbi babuyimba ko obulunji bwo masanyalazze bagayiya my maziga go nensi eno entegeredde Ku bulago bwo eeeehh yeee
besiimye abagalabako agamaaso go...... lya namakula lye ddoboozi lyo newanyewanye nti ndi mukwano two njagala ntuke ......Ku stage yo.
Okuva Lee nasooka okukulaba eddakika nessaawa teziwera bwontunulira ngamba darling kyolaba ndabirwamu lubalala wafuuka kabani ke nyokezza aaaah ewange gyensula oli ndagamuntu yegwe permit kitambulizo kyange gwewalagaaaaah yegwe gwendagaaaah
back to chorus.