
Kasenyanku Lyrics
- Genre:R&B
- Year of Release:2022
Lyrics
Kasenyanku - Ray Signature
...
Uh yeah yeah yeah ayy
Uh yeah yeah yeah ayy
Uh yeah yeah yeah ayy, ayy listen ayy
Wandeka mumaziga ma baby
Mbu toli ku banaku na kyeeyo
Ng’ensesula n’olowooza sirina future,ayy
Wuuyo ogenze wapaala bupaazi tewangamba na jolaze
Kati nkikutte ojja wetonda mbu odde ewange
No, I’m sorry baby
Beera jooli mbe ewange,aye aye aye
Kasennyanku ndeka ndeka genda n’aabo
Oli mulungi bambi
Naye ebibi kuggwe bingi, ayy
Kasennyanku ndeka ndeka nafuna ambiita,ayy
Ahh, beera eyo kasta gw’oyagala ali eyo, ayy
Nange kambe eno, ono gwenjagala ali eno
Hmm, tolina na nsonyi mu bwenyi
Gyewaleka ekiwagu kati nkota
Laba ebintu byo ebyobutatuula munange, ah ayy
Wandaga amalala
Wannangira mbu toli ku ffala poor man
Nsonyiwa baby, nafuna anjagala tight, no nedda
Kasennyanku ndeka ndeka genda n’aabo (Genda n’aabo)
Oli mulungi bambi
Naye ebibi kuggwe bingi, ayy
Kasennyanku ndeka ndeka nafuna ambiita (Nafuna ambiita)
Ahh, beera eyo kasta gwoyagala ali eyo
…
Tebikyaliwo ebyaliwo
Manya byaggwaawo bambi
Ssi kuba nti gwennina y’asinga
Naye amaziga y’agasangudde
Kyerondera bw’eyannonda
N’annerabiza ennaku yonna
Gwe beera eyo, kasita gw’oyagala ali eyo
Bambi beera eyo, nze nange gwenjagala ali eno
Eyy, eyy beera eyo, ayy bambi beera eyo
Ahh, nze ebibyo nabyerabira
Kasennyanku ndeka ndeka genda n’aabo (Genda n’aabo)
Oli mulungi bambi naye ebibi kuggwe bingi (Ah nze ebibyo nabyerabira)
Kasennyanku ndeka ndeka nafuna ambiita
Ah, beera eyo kasita gw’oyagala ali eyo, ayy
Nange kambe eno, ono gwenjagala ali eno (Ah nze ebibyo nabyerabira)
Kasennyanku ndeka ndeka genda n’aabo (Kasennyanku ebibyo nabyerabira)
Oli mulungi bambi naye ebibi kuggwe bingi (Take it from me girl)
Kasennyanku ndeka ndeka nafuna ambiita (Take it from me girl)
Ah beera eyo kasita gw’oyagala ali eyo, ayy
Nange kambe eno, ono gwenjagala ali eno
…
Ah, take it from me girl
Take it from me
Ah take it from me girl, hmm
…