![Pen and Paper ft. Irene Ntale](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/02/17/5b7428bd2db447c0a5ac2746d247bbd2_464_464.jpg)
Pen and Paper ft. Irene Ntale Lyrics
- Genre:R&B
- Year of Release:2022
Lyrics
Pen and Paper ft. Irene Ntale - Ray Signature
...
Aahh
Like pen and paper
Tuli pen and paper
I’m to spend my paper
Nga ndi nawe effy, ha
Nebaka nkulowoozako
Nzukuka nkulowoozako
Like a TV I’ve been watching you
Gwe tontama nebwonnyiza
Oli juice wa katunda
Ndayira mu ga Katonda
Gwe tewetaaga kulimba
Toyomba nebwendwayo onninda
Oh, yeggwe wange
Nasalawo gwe wange
Nange gwe wange
Nasalawo ob’owange
Mmm, yeggwe wange
Nasalawo gwe wange
Nange gwe wange
Nasalawo ob’owange
Baby you know I love you
Saagala nkukweke
Ate nga mmanyi nti nawe
Ontegeera nnyo mulungi
Bingi bingi
Gwe kisumuluzo
Ekisumulula amasanyu negalabika
Era gwe nnyini bulamu
Nze lwesikulabye omutima teguba wamu, bae
Like pen and paper (Like pen and paper)
Tuli pen and paper (Tuli pen and paper)
I’m to spend my paper (Spend my paper)
Nga ndi nawe effy (Nga ndi nawe effy)
Like pen and paper (Pen and paper)
Tuli pen and paper (Tuli pen and paper)
I’m to spend my paper (Spend my paper)
Nga ndi nawe effy (Nga ndi nawe effy)
Gwe wange
Nasalawo gwe wange
Nange gwe wange
Nasalawo ob’owange
Mmm, yeggwe wange
Nasalawo gwe wange
Nange gwe wange
Nasalawo ob’owange
Nebaka nkulowoozako
Nzukuka nkulowoozako
Like a TV I’ve been watching you
Gwe tontama nebwonnyiza
Gwe kisumuluzo
Ekisumulula amasanyu negalabika
Era gwe nnyini bulamu
Nze lwesikulabye omutima teguba wamu
Like pen and paper (Like pen and paper)
Tuli pen and paper (Tuli pen and paper)
I’m to spend my paper (Spend my paper)
Nga ndi nawe effy (Nga ndi nawe effy)
Like pen and paper (Pen and paper)
Tuli pen and paper (Tuli pen and paper)
I’m to spend my paper (Spend my paper)
Nga ndi nawe effy
(Stop Interrupting)