
Nakutegeera
- Genre:World Music/Folklore
- Year of Release:2016
This song is not currently available in your region.
Lyrics
Nakutegeera - Betina Namukasa
...
ka love kaffe akato nsaba tukakuume fembi, tukalere ngomwana omuwere heee tukazazike mu bugoye nga teliyo akasumbuwa abantu bambi tubagambe nti bby waffe awumudeko. akafo nako kambula jetwandyekwese fembi, netumalayo ngomwaka nga tuli eyoo hoooo nenkugerera ku bugero jajja bweyangereranga, nkwagale nebitali bibyo kuba nawe onjagadde nyo.
ekigambo luv kinyuma nga mwembi nwetegeera, akwata empola namala nebfuna ooooo abepanka mbalese mu butaala nga bawunze, mwana mulenzi ha nze nakutegeera...
Jenkomye okumanyiiza amaaso gangee ate eno jenkomye okwagala oba bino biki buli lwembeera naawe nkulaba ngoba ekyana ekito, luv jentwala awatuufuu simanyi nayo, amazima kyo nakutegeera nti oli mkn gwange otoba nensiri okuluma kinkaabya amaziga kabube matumbi nkula ba mu maaso gange aha nenfuba mbe woli naye nyabo nebigaana hmmmm
Agenda nansikasika aaaa nebiiso bye eebirunji ebyo aaaa nakusaliza omutima aaaa (omusajja omulunji wuuno) ka size okalaba, ahaa ka smile okalaba aha, banange ndiko ekyana (nze mulina omulunji bambi) nsula nakafaananyi ahaaa bwoba nga toliiwo ahaa nkasa wansi wa pillow... aha aha ( omusajja omulunji wuuno) nfuna ebirooto eebirunji, bwenyimba bwenyumirwa, nga nkuloota ompa ka sweet, ( nze mulina omulunji bambi).
Kati nsaba nkuzaalire aha ki bby kikufaanane anha tukikolere akabaga aha.. ( omusajja omulunji wuuno) nga gwe taata bby anha nga yenze maama bby anhaa yarabi olunaku olwo nze mulina omulunji bambi. hahaha
Similar Songs
More from Betina Namukasa
Listen to Betina Namukasa Nakutegeera MP3 song. Nakutegeera song from album Emikisa Gya'bakazi is released in 2016. The duration of song is 00:04:03. The song is sung by Betina Namukasa.
Related Tags: Nakutegeera, Nakutegeera song, Nakutegeera MP3 song, Nakutegeera MP3, download Nakutegeera song, Nakutegeera song, Emikisa Gya'bakazi Nakutegeera song, Nakutegeera song by Betina Namukasa, Nakutegeera song download, download Nakutegeera MP3 song
Comments (4)
New Comments(4)
Na,Fai
Kangume Brexakky
my best n lovely song
Mujurizi Nicholas
it's owesome
Madrine Nakakawa
nice
uhm I feel the it mwaa