
Teriba Mulala Lyrics
- Genre:Reggae
- Year of Release:2022
Lyrics
Maama Nyabooo eeh eeeeh
Jangu olabe omukwano guugunooo ooh ooh ooh
Tutambula abalunji balumyaaa aah aah aah
Twekoza abaduyi bageyaaa aah aah
Okuva wetwesisinkana
Labayo bwetweesanira
Tutukirize byetweesubiza
Tulumye abatayagaliza
Eh eh eeh eh eh eeeeeh
Oba nkugambeki,oba nkutwaalewa
Teriba Mulala
Guno omukwano gwenkuwa,Ogwo omukwano gwompa
Teriba Mulala
Oba nkugambeki,oba nkutwaalewa
Teriba Mulala
Guno omukwano gwenkuwa,Ogwo omukwano gwompa
Teriba Mulala
Bwojja mu mikono jange
Onyweera mu kifuba kyange
Wulira omutima gwange
Nkugambe ebilowoozo byange
Mbalabala
Njigayiga
Ndowooleza
Era ntegerera
Naawe mbalabala
Honey njigayiga
Baby ndowooleza
Bambi ntegeerera
Oba nkugambeki, oba nkutwaalewa
Teriba Mulala
Guno omukwano gwenkuwa, ogwo omukwano gwompa
Teriba Mulala
Oba nkugambeki, oba nkutwaalewa
Teriba Mulala
Guno omukwano gwenkuwa, Ogwo omukwano gwompa
Teriba Mulala
Maama Nyaboooo
Kati laba omukwano gukuzeee eeh eh eh
Kale laba n'emyaaka jiyiseee eeh eh eeh
Abaana tufunye
Laba bakuze
Jubilee tukuzeeeee
Twaatukiriza byetweesuubiza
Twaalumya abatayagaliza eeh eeh eeeh eeh eeh eeeeeh
Oba nkugambeki
Oba nkutwaalewa
Omukwano gwenkuwa
Gw'omukwano gwompaaaaa
Oba nkugambeki,oba nkutwaalewa
Teriba Mulala
Guno omukwano gwenkuwa, Ogwo omukwano gwompa
Teriba Mulala
Oba nkugambeki,oba nkutwaalewa
Teriba Mulala
Guno omukwano gwenkuwa,Ogwo omukwano gwompa
Teriba Mulala