![Masuuka](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/01/13/160b3a74cc5849549e21170485908123_464_464.jpg)
Masuuka Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2021
Lyrics
Shyaaaa
Sydneymcee
Mikono juu woba oli single
Oba kale nga tozze na baawo
Nsanyusse nyo mbasanze wano
Maaso kulutimbe kabina ku dongo
kati bitandiike
Detonator bomu zibwatuuke
Booty ye bomu leka tuffe
Maaama nze
Njagala vibe Njagala Vibe
Abakazi sisosola tribe
Muganda oba muchiga ambeeramu
Sydney mcee ndi daddy bulaamu
Tukyakala bu chakazi
Tudigiida budigizzi
Ffe tetubugumya maasuuka
Tukyakala bu chakazi
Tudigiida budigizzi
Ffe tetubugumya maasuuka
Oooh naaa naa naa naaah
Naaa naah nah
Ooh ma baby mpaana
Oooh naaah naah
Yadde ndi mutono naye mu ragga ndi kanyama
Ntuula kungooma nefuna nakanyama
Mpooma yenze abawala gwe banonya
Mbu Zaddy! nzuuno wama
Nsasiira ekiwaato kyonyogotola
Nzena omeza olutiiko ombotola
Munda temuli kirimu byona wakutula
Emiisuwa tejawoona nage wakutuula
Aaaah kabina ko kalimu ebyalo
Makindye mutundwe paka mulago
Sikulimba wenkulabako bimbuula
Onsingiira omusaana nenkuuuba
Mukidongo ziba ziwera mukaaga
Ekintu nekitandiika okukwaata
Ngamba disco jebatakiriiza bwana
Eno watiiisa wolaba ebikyaala
Tukyakala bu chakazi
tudigiida budigizzi
Ffe tetubugumya maasuuka
Tukyakala bu chakazi
tudigiida budigizzi
Ffe tetubugumya maasuuka
Oooh naaa naa naa naaah
Naaa naah nah
Ooh ma baby mpaana
Oooh naaah naah
Iff you ready Dey
Kansubile nti wabitegede
Shaaaww yousef a saaaaay
Sydney Mcee