Faraway Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2021
Lyrics
This is my message to you
And if you can hear me
listen
Simanyi oba ompulira
Ndi ku landmine enatera okubaluka
Bulumi bwa ntunuka
Butujja ku mutima gubula kutulika
Ennono bwebagamba
Mbu naggwa neddalu kati nkuba mayinja
Nkimanyi bakugamba
Mukwano tobasemba batega bitimba
Wabula munno
Wabula munno mu mutima muno
Mubeera mu kumisinga
Every night and every time
Wabula munno
Wabula munno mu mutima muno
Mubeera mu dimandinga
What a kind of feeling deep in my soul
Nze kyenjagala okumanya
Nebwoba nga ondiwala
So faraway
Do you miss me oh
Do you miss me oh my love
Mu mikwano jo eyo jooli
Nebazadde bo eyo jooba
So faraway
Do you mention me
Do you mention me
Love yoku guessinga baby njikooye
Oli eyo ndi eno naye amazima ndi eyo
Mutima ewange gwanoba kati guli eyo
Era wenjogerela baby I'm just a walking dead
Buli wentunula kati i just see a dead end
Bwotontaasa dear obulamu butuuse ku end
Nobulumi bunji honey i can't comprehend
Nebwolaba nkugambyeko because i can't pretend
Bagamba ebikolwa bisinga ebigambo ndaga
Kubanga ongamba onjagala naye teri kiraga
Nomutima gulya gwagala oguyambe
Ate bwenkugambako gwe ogamba linda Sunday
Kilabika gwe onyumirwa nga ondaba ndi sad
Kubanga ontadde ku kalabba toli na concerned
Nomutima guli eno ddala gwagala oguyambe
Ate bwenkugambako gwe ongamba linda Sunday
Lwaki Sunday
Nze kyenjagala okumanya
Nebwoba nga ondiwala
So faraway
Do you miss me oh
Do you miss me oh my love
Mu mikwano jo eyo jooli
Nebazadde bo eyo jooba
So faraway
Do you mention me
Do you mention me
Nkeela mukiro nze nenkuma ka candle
Nga nsubira nti wandiba ku side oh
Ngenda okukyuuka honey nga tondi ku kido
Olwobulumi obunji man nembeera idle
Suicidal
Naye nensiba lo
Nensaba busabi mukama akuwe love
Obe ne love yange bambi nawe onjagale
Kuba kati mwana ondaga nga'tabiriko
Sometimes I wish I could just set you free
But at the same time I can't
Because I'm a prisoner to my own feelings