![Oluvannyuma](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/08/18/02bcff18ff4640949bdbc98284e0fc0e.png)
Oluvannyuma Lyrics
- Genre:Afropop
- Year of Release:2021
Lyrics
Oluvannyuma - ZULITUMS
...
Oluvanyuma olwo oluvanyuma
Nga mpunzika cinema owoluvanyuma
engoye ezimyansa ffe tuli zambala
ndi yatula mulwatu owo luvanyuma
Mumbeja wange nga olina akadde
nga no omulangila nina obudde
ebibatu byaffe nga byekutte
nga tubayitako bagamba ye abaffe
Liliba ssanyu oluvanyuma nze akubulira
oli ddamu kibuzo lwaki nkwagala bino
ebyo okunsi ne mu bwengula
olugendo lwo bulamu bwaffe lwa kuwanvuwa
Mumbeja wange nga olina akadde
nga no omulangila nina obudde
Mukama oyo yapima obudde
bba mugumu kuba tumwekute
Oluvanyuma olwo luvanyuma
liliba ssanyu elyo luvanyuma
nsubiza ndi kwagala no obulamu bwenina
nze nawe oluvanyuma ehhh
Ah Ah mmh ah
ha ahhhhh ahhh eh hha
You know when you are for me
I kind of know we gonna be alright
If only you could look inside me
nga mutti munda wabala
Nyamba
wobuzemu just tell me
gwe ngaba guba gulina okunoga
gwe manya nkola nyo baby
mumbela yonna tulina okunoga
Liliba ssanyu oluvanyuma nze akubulira
olidamu kibuzo lwaki nkwagala bino
ebyo okunsi ne mubwengula
olugendo lwo bulamu bwaffe lwakuwanvuwa
Mumbejja wange nga olina akadde
(nga olina)
nga no omulangila nina obudde
Mukama oyo yapima obudde
bba mugumu kuba tumwekute
Oluvanyuma olwo oluvanyuma
liliba ssanyu elyo oluvanyuma
nsubiza ndi kwagala nno obulamu bwenina
nze nawe oluvanyuuma
ehhhhh