
Love Meeme Lyrics
- Genre:Pop
- Year of Release:2021
This song is not currently available in your region.
Lyrics
Love Meeme - Princess Amiirah
...
Okwagala meeme tebakusubula
Ne bwogamba owalilire nga tekyiliba oyo
Gwoyagala gwofunako ekilowozo
Oyogwolota mubirooto byo
Olwo no lwotegera e meeme oyo kweyasibira
Love yo tebuuza lwaki
Omuntu nga takwagale,
Ne bwomuwa ki
Love bya mutima
Teriko Beyi ejipima
Oyo gwowulira Mundayo yo-yo
Kyalina okuba nze nawe okwefuna
Bwenakufuna nanonya Sanyu nalifuna
Laba kakano wuuno tutuno
Omukono guguno entail empeta jitekeko
Kyalina okuba nze nawe okwefuna
Bwenakufuna nanonya Sanyu nalifuna
Laba kakano wuuno tutuno
Omukono guguno empeta olugalo jitekeko
Love yo teyetaaga binji
Tefa ku nsimbi love tefa ku bulungi
Bayogela omwana womuguuda
Aganza atya kyopa
Obimanya nosilika
Nga mutima gw’oloota
Nze gwe walaba
Nze oyo gwe wasiima
Ababityebeka nga mbu nze nawe tekiliba
Laba bwe baswadde
Kyalina okuba nze nawe okwefuna
Bwenakufuna nanonya Sanyu nalifuna
Laba kakano wuuno tutuno
Omukono guguno empeta olugalo jitekeko
Eeeh love love meeme huuuu
Love wampa ya banjja mutima gwenasula
Buno onjazise bwesigwa
Sili buvungisa
Njakuwa ekyo kyonosubila
Gwe tojja kwejjusa
Kassala bwekya babityebeka
Bijja kubabula
Wayagala crude noleka ba binojjo
Yegwe eyasalawo bwotyo ontwale
Laba kakano wuuno tutuno
Leero kikino kyenkusuubiza
Kyalina okuba nze nawe okwefuna
Bwenakufuna nanonya Sanyu nalifuna
Laba kakano wuuno tutuno
Omukono guguno engalo nempeta gyitekeko
Kyalina okuba nze nawe okwefuna
Bwenakufuna nanonya Sanyu nalifuna
Laba kakano wuuno tutuno
Omukono guguno engalo empeta gyiteko