Lwaki Tonsasira Lyrics
- Genre:Afrobeat
- Year of Release:2023
Lyrics
Lwaki Tonsasira - Nutty Neithan
...
Mubudde bwolweggulo
nkunoonya ng′otulo
Bwenkuyoya nkuyoyeza muzi kilo
Squeeze you tight like mi squeeze pillow
Mubbude bwekilo
nkunoonya ng'otulo nze
Nsiiba my diilo
I cry tears on pillow.
Ogenze nobula nga sikisubila
honey ogenze nonsibula
nze notonsasila
Nonsiibula
komawo wanno walaga luddawa
Komawo enno komawo ewaka
mazima lwaki tonsasilaa
Lwaki tonsasila.
(Coz am gonna miss you)×3
tonsasila.
Guno bweguba musango gunsinze(gunsinze)
Nkumila omukwano bambi guteleke (guteleke)
Kwata kumulyango nkusibula
enyimba zomukwano zintamye
Nze mugugu gwo ogusigadde
Love eno.
love enooo
am gonna miss you a
m gonna miss you
Ogenze nobula nga sikisubila
honey ogenze nonsibula
nze notonsasila
Nonsiibula
komawo wanno walaga luddawa
Komawo enno komawo ewaka
mazima lwaki tonsasilaa
Lwaki tonsasila
Coz am gonna miss you×3
tonsasila.
Oluddewo okundaba
Obulumi bwenina baby bwantoko
My mutima isifuti
ekilove kyenina kyabisoko
Nkukasukila emipiira
Ojepena bwepenyi
Nzenkusaba kisanja
nfananye mu7
Ebibuuzo tebibula
ansa zo teziwera
Amaziga tegandiwala
ndekera akatambala.
Ogenze nobula nga sikisubila
honey ogenze nonsibula
nze notonsasila
Nonsiibula
komawo wanno walaga luddawa
Komawo enno
komawo ewaka
mazima lwaki tonsasilaa
Lwaki tonsasila.
Darling stay with me
Am on my bended knees
Pliz stay
shubububububu
tondeka mulujude
laba bwendi
This a love song everybody sing along
Everybody sing along
Mukwano yitawo wano ku danceflow
Tuzinemu akasembo
Hold me tightly me never let go
Hold me tightly me never let go
Mpulila bubi nyoo
Ngenda kusubwa nyoo
Ogenze nobula nga sikisubila
honey ogenze nonsibula
nze notonsasila
Nonsiibula
komawo wanno
Walaga luddawa
Komawo enno
komawo ewaka
Mazima lwaki
Tonsasilaa
Lwaki tonsasila. (Coz am gonna miss you)×3 tonsasila.