
Mbega we Baala Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2016
Lyrics
Mbega we Baala - Fik Fameica
...
Jyee kampala muwambe
Mbega we baala wuyo mukizimbe
Kampala muwambe
Ako ako
Mbega bega mubaala
Mwena abanwa kitoko n’abobubina bwa faco
Eno engoma ya
Nabagamba ffe tudako
A fik fameika black man town
Abbie records marsh up town
Mbega bega mubaala
Sometimes ofuna yo ka soda
Nze ndi mbega wa baala
Mbega we baala ebyo tebituzimba
Mbega bega mu baala
Sometimes ofunayo ekyo kyonwa
Nze ndi mega wa baala
Mbega we baala ebyo tebituzimba
Mbega bega mu bala
Omusomi akwata peni
Omulimi akwata nkumbi🪓
Njagala mba somese engeri jjebakabala akabimi
Totya tewenyoma kwata ku bisambi
Selecta totubowa kyusa ku lutambi
Bawala mubaala mutuveko bambi
Kino kisuse bambi govt tusaba buyambi
Misana tulya maluma
Mutumazeko ensimbi
Nze njogedde ko bwogezi temumpita omuyombi
Ntusa bubaka wa chali wange
Nyombi ekyana kya munwedde na kala nga yefula vumbi
Talina zidda waka obudde tumbi tumbi
Hehe
Jee agamba bambi talikidila
Yafunye lecture
Weba nyanja takya bira
Mbu kyamazze omunwa ahte nekimulangira
Mbu asigadde nga omuti ogutalina milandira
Sometimes ofunayo ku kyonwa
Jee nze ndi mbega wa bala
Mbega we bala ebyo tebituzimba
Mbega bega mubaala
Abaana munwa mulinga nga musoke
Muba mwagala tukaabe mwe museke
Ahte babeyi ne waba enviri ayina kaweke
Omala kalira bwati bwaku simba oluseke
mulimba mwakola bubi nyo kanyike
Yayingira ekibaala nga alina mu akake
Ahte omusama bambi eyakava e’turkey bamusala ensawo tobayita keke
Nebajamu entuffu nebasaamu feke akamu kubo nekamukuba peke koye musabbe buli kyemwagala issoke bubebi bwasaba nkoko namatooke
Atuuka osasula ya sasula feke
Ahte kanyike tebamukwata jeke
Omu kubabouncer tamukubye teke
Nga mbega nabagambirawo mumuleke
Baali bagala zoleya nensayininga cheke
Nze ndi mbega wabaala
Mbega wa baala ebyo tebituzimba
Mbega bega mubaala
Sometimes ofunayo kyonwa
Jee nze ndi mbega wa baalax2
Nyingira bukyali nga mbega omutufu
Clean and fresh newala obukyafu
Bibebi bilina amazoleyo kyo kyekitufu
Okubikubiza just nefula mubufu
Silinga kyali wange nasifu
Ye yakuza mutwe obwongo bwakwata balafu
Byana bilumba live awatali virus proof
Mbu olwokuba binyilira bilina ne nsusu emyufu
Mubamu abasama bo batujogeza hammer
Byana bibakama naye bo tebibakyoma
Nze mbeela mu kava naye nange olusi binkema
Nenejusa nobwa mbega ne buntama
Anti mbega aba sobber tayuwa twenge mutama
Mbeera nga embwa jeba kokonyeza enyama
Kankome awo mwana ba blood nze nkitadde…
Mbadde nsaaga hehe
Wabula mumatira
Jeee fik fameika
Mbega bega mubaala
Sometimes ofunayo kyonwa
Nze ndi mbega wa baala
Mbega wa baala ebyo tebituzimba
Mbega bega mubaala x2’