
Tankwatibwa Nsonyi Lyrics
- Genre:Spirituals
- Year of Release:2015
This song is not currently available in your region.
Lyrics
Tankwatibwa Nsonyi - Brian Lubega
...
bwenasobya
tewangobera bweru
wampita,nonsembeza woli
gwe wampa erinnya epya
nzani gwoyagala bwoti
tewapapa kunsalira musango
tewasiba busungu bwo gendi
wamalirira okunfirira
nzani gwoyagala bwoti
oli katonda atankwatibwa nsonyi
ompitaaa nga bwendi X2
bwenetunulira
salina kyendi
omusayi gwo gwegwantukuza
nali sisanila
nali nze sigasa
nzani gwoyagala bwoti
chorus