Bamulabila’Mulabire Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2025
Lyrics
Bamulabira Mulabire
Kati basiba bevuma
Bamulabira Mulabire Iyeeeeee
Nyabo basiba bekuba
Bamulabira Mulabire
Kati baba mukwevuma
Bamulabira Mulabireiyeeeee
Nyabo basiba bekuba
Yali muvubaka omuto Alina sente
Nebaja bamulabira omuwala ewa atooki
Mbu bamugamaba atooki naye asuza boki
Ko'ye wendeka bano adoga Aliba ate ani
Wabula ensobi jeyakola teyakuba tooki
Kubija maaso
Nga batandika kunonya bintu
Mbu ayagala kuzalwa munju
Yafuba nyo nga manyi mbu Atwala muntu
Linda batuka munju
Kafune kulwendo lwo'mukka
Mbanyumize kibuyaga bwanafuya embazi
Bamulabira Mulabire
Kati basiba bevuma
Bamulabira Mulabire Iyeeeeee
Nyabo basiba bekuba
Bamulabira Mulabire
Kati baba mukwevuma
Bamulabira Mulabireiyeeeee
Nyabo basiba bekuba
Akasente kawasa tekali kamanyiiiiii
Yade batekka omukolo ogwa yogeza abanji
Ebyensi mubimanyi batayi
Akasente kesika nebamusika amatayi
Nga olwo nejalaga bamuwe akachai
Omukyala yesika ewatali musimbi
Leeka abanyumize tekasala akatayi
Nga newaka jebapowa baywanyi
Bank etutewo gumulemye omusimbi
Kati gwe mbulira okolaki munywanyi
Nga omukyala gwoyina omanyi ewaka eliyo omusimbi
Bamulabira Mulabire
Kati basiba bevuma
Bamulabira Mulabire Iyeeeeee
Nyabo basiba bekuba
Bamulabira Mulabire
Kati baba mukwevuma
Bamulabira Mulabireiyeeeee
Nyabo basiba bekuba
Lekka nkunyumize ewava obulwa
Gwe omuvubuka omuto mpuliliza
Omukyala dda yali yawela ewaka
Naye anonya musajja bambi sente nga Alina
Omukwano jali yali talina nga
EbyamagendoByafufugaza
Ye omwami singa yanonya olubilizi lwe
Osanga bandikoze nafuna ebipya
Ne' Ssezala bwatyo empisa yali talina
Mbu kuba omusimbi gwamuyitaba
Yeyagamba omuwala eyo'ba obonabona!
Ka daughter komawo otule ewaka
Gwe omuvubuka awasa tofa nga kusimbi
Omukyala wo zebalina ewaka
Nawe omukyala afumbirwa tofumbirwa esimbiiiii!
Gwofunye mwagale byo ebizibu binjiiiiii!
Ebitunyiga ewaka
Ffe tukola bukoze abatupika era mwe kasita otulayo ewaka
Nkimanyi abandi bufuba tebafa embera kki
Yadde omwami afuna olusi nakyakya yika
Ngenda kubagambako no mwe Bami mwe
AbafunaNemukyakyayika
Mpozi nabakyala Bambi kyentesaaaaa!
Bwoyinga tomujukiza nga obusati obwagoba
Nga amaze okuzifunaaaaa
Ahhhhhh