![Everyday](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/11/13/cca3563bd25d42cead41968a9850ca3bH3000W3000_464_464.jpg)
Everyday Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2024
Lyrics
Everyday - Biswanka
...
hmmm
biswanka elaaa
a story teller.
yegwe mukusoka gwenayimbako
nti okukwagala it is my full time job
elaa okyali mulungi tova kumulembe
elaa kyakuwana yeeyii
nina omulimu gwenafunye
mulimu gumu kukwagala (everyday)
silina sente zenfunamu
naye nina okugukola nze (gwenyumilwa)
nina omulimu gwenafunye
mulimu gumu kukwagala (everyday)
silina sente zenfunamu
naye nina okugukola nze (gwenyumilwa)
emilimu mwenali nzijja ekikumi mu kibuga nze njanema nsiba nkola vuluggu
nebakama bange abali bampayo ku musala bangoba nga byenkola ebinyuma
nayeeee ensonga emu evilideko ebyo byona kukwagala aahhh
for every micro second
every second
every minute
every hour
every week
every month
every year