Enkudi Lyrics
- Genre:Electronic
- Year of Release:2024
Lyrics
Enkudi - LIL PAZO LUNABE MUSIC
...
LUNABEEE!!!!
Ohh yasuze azina bwe yasuze mu magulu
Ng’eno ekyiwato bwekinyumirw’omukili
Yali yalayila obutasula mbulili
Abaana bazina tebebaka mbulili
Mikono wagulu elinga overnight
Bwebaba bazina amagulu bagagalika
Indeed banyumirwa omukili
Woow obulumi nokunyumirwa
Wulirawulira omuziki bwegusensera
Wulirawulira Obulamu bwebutambula
Wulira wulira omusuwa ku musuwa
Abaana banyumirwa omukili
Agamba linya mpola gyileke netambula
Owaaye obadeki anakolobola
Baby leka nkukwate ku kiwubilo
Oba kale nkukwate ku butulilo
Enkundi enkudi enkundi
Gano mazina bagayita nkudi
Webaka ki nga tozinye nkundi
Ngenda bulaya kuzina nkundi
Bed space bebazina enkundi
Gano mazina bagayita nkudi
Webaka ki nga tozinye nkundi
Ngenda bulaya kuzina nkundi
Bed space bebazina enkundi
Oooh nazinye enkundi mpaka kuwulira bubi
Ye bakula batya bano abakilaba obubi
Abatakimanyi gano amazin’agakabi
Amazina Amaya gano nga ate gegaliko
Kale yade eliyo abakilaba obubi
Nze bwenkukwatako muli kibakola bubi
Naye nga yegwe wano omuzinyi owakabi
Amanyi okuzina amazina ag’enkundi
Wama ngoberera ngoberera ngoberera
Ekintu ki ngamba gyizine enkundi
Omutima mpulira gutujja nkundi
Omutima mpulira gukoona nkundi
Enkundi enkudi enkundi
Gano mazina bagayita nkudi
Webaka ki nga tozinye nkundi
Ngenda bulaya kuzina nkundi
Bed space bebazina enkundi
Gano mazina bagayita nkudi
Webaka ki nga tozinye nkundi
Ngenda bulaya kuzina nkundi
Bed space bebazina enkundi
Alfamatic
Babybombe
Lil pazo lunabe nga tetulwanye
Chagachagachagayo nga tetuyombye
Trisswagwan Rasta