Nzikiliza Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2024
Lyrics
There's a difference from the day I met you girl
(We gotta do this)
I wanna be with you forever
(BEATSKILLER Kingdom)
Engeri gy'otambula byoyogera n'ebyo byonna byokola
Nze ndaba osaanira ofune omwagalwa nga omukwano gwaddala-a-a
Mazima ebbanga ddene nga ninze honey
Bambi tonjiwa
Njagala tubeere kimu nze nawe silagira nsaba
Njagala nkuyimbire ne guitar nkusunire kyoyagala nkuwe-nga
Njagala tubere mu mukwano ogwa namaddala nga teri agamba
(nga teri agamba-a-a-a)
And when I need you Mummy
Nga wooli honey ekyo kyensaba
And i need your love I need your care for the rest of my life
Nzikiliza nfune ekifo mu mutima gwo muno
Mwemba nsula nawe obulamu bwonna
Baby gansika amaanyi g'omukwano gwo guno
N'ebiwundu byennina Baby gwe ddagala

If I could reach up there
I would write your name in the sky
If I could fly, we could travel the whole world
Abakwagala bangi bangi naye nze abasinga
(nze abasinga)

(Kingdom)