
Nsimye ft. Isaac Kayz Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2024
Lyrics
Omukwano gwo mungi, gunsuza eyo mubirooto
Buli lukedde nze, mba nkwesunga
Ekigambo kyo, kilabo ya'masanyu manji (Kimpa esuubi)
Kyenva nesitude nzigye nwebaze
Nze nsimye, nsimye
Nsimye bwongelwa mukama webale
Amazima nsimye, nsimye
Nsimye bwongelwa mukama webale
I thank you, Lord
Waliwo byendaba, nga Mukama sibisobola
Naye gwe nobimalila omukwano gwo siligwejusa
Nze nina bendaba, nga bagala bula mubwange
Ng'ela mitima jewanise, kulwebirunji byefuna
Nayenze, jagala basinze gwe
Jagala batende gwe, nabo balozeko kubulunji bwo
Kuba buli kyensaba, nga ye Mukama aleta
Buli kyenjoya, nga ye Mukama aleta
Esubi silina, nga ye mukama aleta-aaah
Nze nsimye, nsimye
Nsimye bwongelwa mukama webale
Amazima nsimye, nsimye
Nsimye bwongelwa mukama webale
I thank you, Lord
From the rising of the sun
I keep on moving,
I keep on believing,
You light up my world
You are my candle in the darkest night
I put my trust in you
I've never found a friend like you
You pick me up when I'm down, You comfort me
You're my pillar (my pillar)
You're my father (my father)
You're my judge
I will follow you (I will follow you)
Kuba buli kyensaba, nga ye Mukama aleta
Buli kyenjoya, nga ye Mukama aleta
Esubi silina, nga ye mukama aleta-aaah
Nze nsimye, nsimye
Nsimye bwongelwa mukama webale
Amaziba nsimye, nsimye
Nsimye bwongelwa mukama webale
I thank you, Lord
Waliwo byendaba, nga Mukama sibisobola (Nsimye bwongelwa mukama webale)
Nze nina bendaba, nga bagala bula mubwange (Nsimye bwongelwa mukama webale)
I thank you, Lord