Njoya Lyrics
- Genre:Afrobeat
- Year of Release:2024
Lyrics
Njoya - Malaika Bridget
...
Eeeh... (Twister Magic)
Aaaah... Malaika Bridget.
*Verse 1*
Obudde tebugenda,
Gwe wamanyiiza okuninana.
Nebyendya tebigenda,
Gwe wamanyiiza okunyumikiliza.
Kati mukwano sembera,
Kulembera, abalala kabagobelele.
Kati mukwano yambuka,
Kilila, ah!
A ya yeah yeah yeah.
My love is for you my baby,
Your love is for me my baby,
Gwe sembera eno nebyange bibyo,
Na na na na na.
*Chorus*
Njoya Njoya Njoya
Aaah...
(NJOYA NJOYA!)
Njoya love yo,
Omukwano gwo...
Njoya Njoya Njoya
Aaah...
(NJOYA NJOYA!)
Njoya time yo,
Akade ko...
*Verse 2*
Wankwasa mu kitimba baby,
Wantuuza mu lutuula hani,
Olina wewa nteeka ku Kazinga,
Ebilowoozo obitute si kulimba
(ee eh!)
Love eno yava wa Katonda,
So si bino byebatera okulimba,
Wo Taba mukwano tebinyuma (aaa...)
My love is for you my baby,
Your love is for me my baby,
Gwe sembera eno nebyange bibyo,
Na na na na na.
*Chorus*
Njoya Njoya Njoya
Aaah...
(NJOYA NJOYA!)
Njoya love yo,
Omukwano gwo...
Njoya Njoya Njoya
Aaah...
(NJOYA NJOYA!)
Njoya time yo,
Akade ko...
*Verse 3*
Nga ssente sikukuta,
Omukwano gwo baby gunsudde eddalu,
Nga ssente sikukuta,
Omukwano gwo baby gunsudde eddalu,
(Unhu)
Yegwe abimala,
Setaaga basajja balala.
Na na na.
Balala sagala,
Omukwano gwo baby gwambunabuna.
Love eno yava wa Katonda,
So si bino byebatera okulimba,
Wo Taba mukwano tebinyuma (aaa...)
(Byo tebinyuma)
My love is for you my baby,
Your love is for me my baby,
Gwe sembera eno nebyange bibyo,
Na na na na na.
*Chorus*
Njoya Njoya Njoya
Aaah...
(NJOYA NJOYA!)
Njoya love yo,
Omukwano gwo...
Njoya Njoya Njoya
Aaah...
(NJOYA NJOYA!)
Njoya time yo,
Akade ko...