![Mood Giver](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/03/16/5172680eb8a44782bcca2171cc288648_464_464.jpg)
Mood Giver Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2024
Lyrics
Alalalalaaaa
Am no go lie
Gwe bwengula
Ensibuko yomukwaano bwempima
Nkwekula
Nvumbula
Nze kashanana mukwaano gwentona
Olimu ekyaama
Gwewakuguka mukwaano nampisa
Gwegunyenjeza nga neyisa
Bunywevu bwankoba za guitar
Bwolyebowa nga nkuyimbira
Jangu nkugambe akaama
Nze siryejusa nagaana
Ewange gwewawamba
Kyenva nkukuma nga nakaana
Nakweteega nga like a radio
Bwenzija mumpyazo gwe bebiyo
Naye mukwaano
Omberako like a hangover
Yegwe mood giver
Nkulondoola nejooba
Oli mu darling
Yegwe mood giver
ndikulondoola nejooba
Yegwe mood giver
Nkulondoola nejooba
Oli mu darling
Yegwe mood giver
ndikulondoola nejooba
Mukwaano gwankeera bwadda
Tegunganya to say no
Muliro fireburning
Nsesa tewali nakyooto
So I wanna kiss and say
U have me desperate
Tuli mulaalo nante
Me and u pair
Nawe tonzibira luv eruma
Nze najetimba ngekipande
Never dare to say no
Katwerage omukwaanooo
Yegwe mood giver
Nkulondoola nejooba
oli mu darling
Yegwe mood giver
ndikulondoola nejooba
Yegwe mood giver
Nkulondoola nejooba
Oli mu darling
Yegwe mood giver
Ndikulondoola nejooba
Am no go lie
Gwe bwengula
Ensibuko yomukwaano bwempima
Nkwekula
Nvumbula
Nze kashanana
Mukwaano gwentona
Olimu ekyaama
Gwewakuguka mukwaano nampisa
Gwegunyenjeza nga neyisa
Bunywevu bwankoba za guitar
Bwolyebowa nga nkuyimbira
So I wanna kiss and say
U have me desperate
Tuli mulaalo nante
Me and u pair
Yegwe mood giver
Nkulondoola nejooba
Oli mu darling
Yegwe mood giver
Ndikulondoola nejooba
Yegwe mood giver
Nkulondoola nejooba
Oli mu darling
Yegwe mood giver
Ndikulondoola nejooba