Kuba Naawe Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2023
Lyrics
Kuba Naawe - A Skay
...
Eh hiii (Bobix)
Okimanyi bulungi naye
Nze nganina ebuba abakwesesezako balabye
Birowozo bimpuba wuba
Obulide was ye simanyi oba
Naakesa neera
Eyehh
Buli wenkuwulira Nze nfa sanyu
Simanyi oba wandoga loga
Mbulira manye Nzenno
Kuba njagala Kuba Naawe
Njagala Kuba Naawe omutima gwo togunkwekako naawe
Naawe yii
Njagala Kuba Naawe
Njagala Kuba Naawe omutima gwo togunkwekako nawe
Mmm naawe
Mubude bwekiro owulira otya eyo
Nga gwoyagala, toli naye wamu awo
Kale nebwenkubwa enkuba
Kazibe zi gurader tezinsenda
Nebwomenya omutima
Ndisigala ndi wuwo gwe tokifako
Yo ma lover, love musujja
Kuba njagala Kuba Naawe
Njagala Kuba Naawe omutima gwo togunkwekako naawe
Naawe yiii
Njagala Kuba Naawe njagala Kuba Naawe
Omutima gwo togunkwekako naawe
Mmm naawe
Nze emergency mpita
Njakubeera kulusegere
Onatera kunerabiza baakika
Kuguno omukwano gwondaga
Yee yea
Kale nebwenkubwa Enkuba
Kazibe zi gurader tezinsenda
Nebwomenya omutima
Ndisigala ndi wuwo gwe tokifaako
Yo my lover love musujja
Kuba njagala Kuba Naawe
Njagala Kuba Naawe omutima gwo togunkwekako naawe naawe
Njagala Kuba Naawe
Njagala Kuba Naawe omutima gwo togunkwekako naawe
Mmm naawe