
Kasonga Katono Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2023
Lyrics
Kasonga Katono - Lanah Sophie
...
kali kasonga katono kamu bwekati akatulemesa laba byetulimu bwoba okyanjagala kiki onetoloza amanyi manji gontadeko kendeza kale bwoba nga wankyawa ,mukwano bwoba nga wankyawa ekitufu nze nakusobya naye obusungu bwolina bunji bugenda nakukoza ensobi jukila twali abamukwano ebya love byagya nga by the way
Love yo yanema okusangula yanema okusilinga yanema okugatako mumutima mulimu kibanja kati nkulaba mubifananyi nga mbijja naku internet